Zechariah 12:12-14

12 aEnsi erikungubaga, buli kika kyokka; ekika eky’ennyumba ya Dawudi ne bakazi baabwe kyokka, n’ekika ky’ennyumba ya Nasani ne bakazi baabwe bokka; 13Ekika eky’ennyumba ya Leevi ne bakazi baabwe, n’ekika kya Simeeyi ne bakazi baabwe; 14n’ebika byonna ebirala ebisigaddeyo ne bakazi baabwe.

Copyright information for LugEEEE